John 10:27-29

27 aEndiga zange zitegeera eddoboozi lyange, era nzimanyi era zingoberera. 28 bNziwa obulamu obutaggwaawo, era tezigenda kuzikirira. Tewali n’omu ayinza kuzisikula mu mikono gyange, 29 ckubanga Kitange yazimpa, era ye tewali amusinga maanyi, noolwekyo tewali asobola kuzisikula kuva mu mukono gwa kitange.
Copyright information for LugEEEE